OKUTEREKA/SAVINGS
Mmemba atereka ensimbi ze nga bwaba ayagadde tetuzisalako mutemwa gwa buli mwezi era mmemba ajjayo ensimbi ze [withdraw] buli waba ayagalidde okuggyayo
Tulina ebika byentereka bino wammanga;

Okutereka okwabulijjo (Normal savings)
wano omuntu atereka ensimbi ze nga bwaba ayagadde era nazijjayo wonna wayagalidde awatali bukakkulizo bwonna.
Okutereka okwomuzindo (fixed savings)
entereka eno afuna amagoba oluvanyuma lwe banga eggere
Okutereka okwomwaaka omulamba (Annual savings Account)
Wano memba asalawo ensimbi ye zayagala okutereka okumala omwaka mulamba mpolampola era aweebwa amagoba
Zambogo Students Account
Ekirooto Kyo Account
Akaliba Akendo Savers Account